Kutama by Fik Fameica Lyrics - Spur Magazine
Lyrics Music

Kutama by Fik Fameica Lyrics

INTRO

Baby [Naawe]
Nsaba kuzina naawe
Whine up fi me, yeah
Whine up fi me [Mimi na wewe]
Whine up fi me, eh
Whine up fi me
Girl

 

VERSE I

My baby nsaba kuzina naawe
Kola kye nkusabye
Saagala nkukyawe
Anti nkuba ba rapper tubalaawe
A Fik Famieca
Fresh Bwoy

 

CHORUS

Mimi na wewe tuzine babiri [Kutama]
Tubiddemu bye twazina ku luli [Baby kutama]
Gwe wansabye nkutwaleko out
Kyokka tutuuse oyimiride nga scout
Mimi na wewe tuzine babiri [Kutama]
Tubiddemu bye twazina ku luli [Baby kutama]
Gwe wansabye nkutwaleko out
Kyokka tutuuse oyimiride nga scout

 

VERSE II

Baby lwaki weetya ng’ate oli smart?
Mazina ga remote ka nyige start
Kamukiringa kaamugwa flat
Me like it when you shake dat
Hips zo nnene teziiyuze sikaati?
Nkimanyi oli so corporate
Mmwe abaana b’abagagga mulya chocolate
Tonight, you’re my date
Njagala tuzine gwe tuddeyo eka late [otegedde?]
Yita waiter bakwongere moet
Kati no zina bw’oti bw’oti
Baby togaana
Kutama bw’oti
Baby togaana
Kutama

Other Lyrics: Kola Nabino by Ceaserous Lyrics

CHORUS X2

 

VERSE III

DJ rewind this tune [pulloooo]
Ono tazina yesiimbye nga cartoon [ansobedde!]
Mannya ge mbu ye Zaituni
Tamanyi mbu ali ne City tycoon [big boss]
Baby
Wamponyezza bi baboon [Baboon]
Skin yo eweweera nga balloon [Balloon]
Ezo enviiri zo tewetaaga saloon
Yeah!
Baby naawe zina tombowa
Nze n’essimu nagiggyeko tebatusumbuwa
Kati nno kyuuka
Baby togaana kyuuka
Naye ndaba wamyuuka
Ssi bwe wali mu kusooka
Buli bw’ozina bw’otyo
Nyimuka nyimuka
Zina atooti
Nyonoka nyonoka
Atooti

 

CHORUS X2

 

VERSE IV

Whine up fi me x2
Do it fi me x2
Yeah!
Kikole ng’atagenderedde
Ba ffala obaleke nga baasaamiridde
Tuwunzike ng’obuyinja mbulidde
Naye baby ekituufu wanyiridde
But the way you dance olabika otamidde [Nkulaba!]
Artine Pro ekigoma kinnyumidde
N’olulala okolanga bw’otyo owulidde? [Kikube]
Kikube bw’oti [Fire]
Kikube [Fire]
Kikube bw’otyo
Kikube
Kuba bw’otyo
Kikube [Fresh Bwoy]

 

OUTRO

Baby togaana [Kutama]
Mimi na wewe tuzine babiri [Kutama]
Tubiddemu bye twazina ku luli [Baby kutama]
Ffukamire oti
Ffukamire x2
Baby mimi na wewe tuzine babiri [Kutama]
Tubiddemu bye twazina ku luli [Baby kutama]
Gwe wansabye nkutwaleko out
Kyokka tutuuse oyimiride nga scout

A Karma Island
Fresh Bwoy

Watch Kutama by Fik Fameica Video | Download Song

Allan

Allan Bangirana is a freelance writer for Newslibre & CEO of Innovware startup project. He is passionate about tech, games and entertainment. He also enjoys writing about anime and many other topics.

Similar to This

Leave a Reply

Your email address will not be published.