Mbega We Baala by Fik Fameica Lyrics - Spur Magazine
Lyrics

Mbega We Baala by Fik Fameica Lyrics

INTRO
Yeah Kampala muwambe
Mbega webaala wuuyo mukizimbe [Kampala muwambe]
Racho and Crouch [Mbega biba mubaala]
Mwena abanywa kitoko nabo’bubina bwa facco
Eno engoma ya racho nabagamba ffe tuddako
A Fik Fameica black man down
Avie records we mush up di town [Mbega biba mubaala]

 

CHORUS x2

Its high time gwe nofunayo ekyo kyoonywa [Nze ndi mbega wa baala]
Mbega webaala ebyo tebituzimba eh eh eh eh [Mbega biba mu baala]

 

VERSE I
Omusomi akwata pen omulimi akwata nkumbi
Njagala mbasomese anti bwebakabala akabimbi
Ticha tewenyooma kwata kubisambi
Selekta totubowa kyusa kulutambi
Bawala mubaala mutufeeko bambi
Kino kisusse govt tusaba buyambi
Emisana tulya maluma mutumazeeko ensimbi
Njogedeko nze bwogezi temumpita omuyombi
Ntuusa bubaka bwa chali wange nyombi
Ekyana kyamunywedde nakala nga kyefuula vvumbi talina zidako obudde tumbi hehe
Yeah! Agamba bambi talikiddila
Yafunye lecture bweba nyanja takyabbila
Bwekyamaze okumunywa ate nekimulangila mbu asigadde ngomuti ogutalina milandira

 

CHORUS x2

 

VERSE II
Abana munywa mulingaanga musoke
Muba mwagala tukaabe mwe museke
Ate ba beeyi nebwaba enviiri alina kaweke
Omala kalila wenna bwoti bwakusimba oluseke
Mulimba mwakola bubi nyo kanyike
Yayingila ekibaala ngalinamu akake
Ate omusama bambi eyakava e Turkey bamusala ensawo tobayita cake
Nebajamu entuufu nebasaamu fake
Akamu kubwo nekamukuba peck
Kko ye musabe kyemwagala its ok bu baby bwasaba nkoko namatooke
Atuuka osasula yasasula fake ate kanyike tebamukwaata jeeke omu ku ba bouncer tamukubye tteke
Nga mbega nabagambilawo mumuleke
Bali bagala zoleya nensigninga cheeke
Nze ndi mbega wa baala

More lyrics: Kutama by Fik Fameica Lyrics

 

CHORUS x2

 

VERSE III
Nyingila bukyaali nga mbega omutuufu
Clean and fresh newala obukyaafu
Bi baby bilina amazoleyo kyo kyekituufu
Kati obikubisa just nefuula mubuufu
Silinga chali wange nasifu ye yakuza mutwe obwongo bwakwaata balaafu
Byaana abilumba live awatali virus proof
Mbu olwokuba binyilila bilina nensusu emyuufu [Akawuka kamukwaata]
Mubaamu abasama bo batujoogesa hummer
Byana bibakama naye bbo tebibachoma
Nze mbeela mu cover naye nange oluusi binkema
Nenejusa nobwambega nebuntama
Anti mbega aba sober tayiwa twenge mu ttama
Mbeera nga embwa jebakokonyeza enyama
Kankome awo mwana ba blad nkitadde [Mbadde nsaaga]
Hehe… wabula mummatila yeah… [Mbega biba mu baala]

 

CHORUS

Watch Mbega We Baala by Fik Fameica | Download Song

Allan

Allan Bangirana is a freelance writer for Newslibre & CEO of Innovware startup project. He is passionate about tech, games and entertainment. He also enjoys writing about anime and many other topics.

Similar to This

Leave a Reply

Your email address will not be published.