Tonsukuma – Fik Fameica Lyrics | Spurzine
Lyrics

Tonsukuma – Fik Fameica Lyrics

Intro:

First of all, introduction [Fresh Bwoy]

Nyabo nze gw’osukuma, nsula mu mansion

T.O.N, osaana mention

Ladies, I have a simple question [Fresh Bwoy]

First of all, introduction [Woah]

Fik Fameica, nsula mu mansion [Hehe]

Baby wesiiga bizigo, oba lotion? [T.O.N]

Naye nga lwaki MU-TU-SU-KU-MA?

 

Chorus:

Tonsukuma, nze okukwatako omutima gwe guntuma

Kayimba kanyuma tuzine tonsukuma

Njagala omubiri gwo mbeko bye ngutuma

Baby – gyal tonsukuma

Nze okukwatako omutima gwe guntuma

Kayimba kanyuma tuzine tonsukuma

Njagala omubiri gwo mbeeko bye ngutuma, baby! [Fresh Bwoy]

 

Verse I:

Baby, okilaba oli so sexy [Yeah]

Girlfriend mukyaye afuuse ex

You’re ten out of ten obasinze marks [Baby]

Ntwalira ku kameme in your taxi

Ono ayagala balina six packs

Coca Cola sharp, kyokka anywa Pepsi

Laavu tugikole, baby naguze socks

Gwe buuza Sam, Rags ne Cox [Babuuze]

Ani yabatumye mu DJ’s box? [Yeah]

Nkimanyi it’s your favourite song

Nandi kuwadde zaabu singa nali Mukongo

Gyal whine to di rap King Kong

Pull out your phones let’s snap this song [Yeah]

Nkimanyi it’s your favourite song [baby]

Gyal whine to di rap King Kong

Pull out your phone let’s snap this song [Yeah]

 

Chorus:

Tonsukuma, nze okukwatako omutima gwe guntuma

Kayimba kanyuma tuzine tonsukuma

Njagala omubiri gwo mbeko bye ngutuma

Baby – gyal tonsukuma

Nze okukwatako omutima gwe guntuma

Kayimba kanyuma tuzine tonsukuma

Njagala omubiri gwo mbeeko bye ngutuma, baby! [Fresh Bwoy]

 

Verse II:

DJ tutere ake shongoro

Anyiize musese nga Salvador, owe mbokolo

Tuli batto tunyumirwa ebyambalo

Kuzina asumagira mukube engolo

Yo, nsanyusa nkutonele bungalow [Bungalow]

Wallet nnene kisawo kya kangaroo

Njagala nkulambuze ensi n’eggulu [Towakana]

Siri muyaye tongyajingira ku ngulu

I swear nkwagala biri true

Mibiri gya konekitinze onsiize fulu

Tonenya ku kwesibako nga super gulu

Baby, mutima gwange gw’oba onenya [Baby]

Omukwano gwo nina mungi gumenya [Baby]

Ne bw’onsukuma sikwenenya [Baby!]

Tonenya mummy wo gw’oba onenya

 

Chorus:

Tonsukuma, nze okukwatako omutima gwe guntuma

Kayimba kanyuma tuzine tonsukuma

Njagala omubiri gwo mbeko bye ngutuma

Baby – gyal tonsukuma

Nze okukwatako omutima gwe guntuma

Kayimba kanyuma tuzine tonsukuma

Njagala omubiri gwo mbeeko bye ngutuma, baby! [Fresh Bwoy]

 

Verse III:

Yeh, call me Fresh Bwoy, where di gal dem sugar [Yo]

Sikupowa baby ne bwe bantuga [Yeah]

Uber njagala ngikuwonye oddeyo nga wevuga

Sembera nkwagala zero distance

Mutima gwa kiriza dda gyawo resistance

Ekyokolo okusumulula leeta opener

Kusongola pencil leeta sharpener

Binyuma tuzine squeeze tonepena

Nkimanyi it’s your favourite song [Yeah]

Nandi kuwadde zaabu singa nali Mukongo [Simulina]

Gyal whine to di rap King Kong

Pull out your phones let’s snap this song

Baby, mutima gwange gw’oba onenya [Baby]

Omukwano gwo nina mungi gumenya [Baby]

Ne bw’onsukuma sikwenenya [Baby!]

Tonenya mummy wo gw’oba onenya

 

Chorus:

Tonsukuma, nze okukwatako omutima gwe guntuma

Kayimba kanyuma tuzine tonsukuma

Njagala omubiri gwo mbeko bye ngutuma

Baby – gyal tonsukuma

Nze okukwatako omutima gwe guntuma

Kayimba kanyuma tuzine tonsukuma

Njagala omubiri gwo mbeeko bye ngutuma, baby! [Fresh Bwoy]

 

Outro:

Ntibwa ekisa

Naawe nkwatibwa ekisa

Lwaki tolina kisa?

Kati lwaki tolina kisa? [Fresh Bwoy]

 

Check out: Tubikole – Fik Fameica and Vinka Lyrics

Lawrence

Lawrence writes about tech, lifestyle, politics, business, crypto and occasionally entertainment. He writes for Spur Magazine and Newslibre while consulting with numerous international companies on strategy, community management and marketing.

He has contributed to the journalism, open source, film, youth, web, Andela and Mozilla communities.

Similar to This

Leave a Reply

Your email address will not be published.