Maama Bulamu - John Blaq Lyrics | Spurzine
Lyrics

Maama Bulamu – John Blaq Lyrics

Intro

A John Blaq, a bwoy, bwoy

Mister aya-bass [Your bwoy]

 

Verse I

When love for me, never sabotage it

We’re too tight, like a Dube concert

Omukwano gwaffe gwa bbeeyi, si layisi

Teguliffa mangu si matta mabisi

Mukwano gw’olina mufirika

Guno tegutera kulabika

Gwe wakimala nawanika

Byona nabitala nayalika

 

Bridge:

[Anyway] Inna your loving, I confide

Bwekuba kubuuza, you consult

Totya bigambo, tebikomya life

Oli feeder, si parasite

 

Chorus:

Maama bulamu, mu nsi muno oli omu

Tewali kibulamu, gwe nkigamba oli omu [Kabiriti]

Maama bulamu, mu nsi muno oli omu [Kabiriti]

Tewali kibulamu, gwe nkigamba oli omu [Kabiriti]

Oli omu ati!

 

Verse II:

My lady, African butterfly sailing

Ffe tuli ku mmeri, bwe tuva wano ku woteri

Olina enyonta, can I give you water?

My Queen, ye nze Kabaka

Bwe mba ngwa, singa ombaka

Mu kifuba kyo, ne nebaka

N’onyumiza ku love story

Love story, nga tuli babiri in my bed bae

N’onyumiza ku love story

Love story, favorite bed time story bae

 

Bridge:

[Anyway] Inna your loving, I confide

Bwekuba kubuuza, you consult

Totya bigambo, tebikomya life

Oli feeder, si parasite

 

Chorus:

Maama bulamu, mu nsi muno oli omu

Tewali kibulamu, gwe nkigamba oli omu [Kabiriti]

Maama bulamu, mu nsi muno oli omu [Kabiriti]

Tewali kibulamu, gwe nkigamba oli omu [Kabiriti]

Oli omu ati!

 

Verse III:

Kululwo bali, bali, balifa ndaza. Balidaaga!

Kululwo n’ebigambo byange ndibisengejja. Wuliriza nga!

Ne bwe ndiba nga nyomba siri kozesa biri ebigambo ebitunga

Ne bwe ndiba nga nwana siri kukubisa giri emigo egikabya

Bridge:

[Anyway] Inna your loving, I confide

Bwekuba kubuuza, you consult

Totya bigambo, tebikomya life

Oli feeder, si parasite

 

Chorus:

Maama bulamu, mu nsi muno oli omu

Tewali kibulamu, gwe nkigamba oli omu [Kabiriti]

Maama bulamu, mu nsi muno oli omu [Kabiriti]

Tewali kibulamu, gwe nkigamba oli omu [Kabiriti]

Oli omu ati!

 

Party Tenagwa, More Cool Lyrics: Parte After Parte – Big Tril Lyrics!

 

Subscribe to our newsletter now and know about the latest hottest music, lyrics and lugambo of the week!

Author: Lawrence

Lawrence writes about music, tech, lifestyle, movies and entertainment. He writes for Spur Magazine and Newslibre when he is not busy shooting film, branding musicians or developing their digital and online marketing strategies.

Leave a Reply

Your email address will not be published.